OMUTUBA GWA SSETTAALA E GGINGO
Abataka abakulu b’emituba babeera baana ba bakulu ba masiga era nga nabo Bantu bakulu nyo mu kika. Nnazzikuno omwana omulenzi bwe yazaalibwanga mu lulyo olukulembeze nga bamusimbira Omutuba ng’akabonero akalaga obukulu bwe. Era Omutuba ogwo nga gutumibwa n’erinnya, ssaako n’okweebwa Omutuba aw’okufugira, bwe tuyita obutaka.
Kasule owe ssiga ye yasimbira omwana we ssettaala Omutuba akabonero akalaga obukulu bwe no kwetongola. Yawebwa obutaka bwe e ggingo aw’okufugira.
Bano be bataka abaakalya kubwa Ssettaala e Gingo:
- Ssettaala
- Nnimizaamukadde
- Nkonokono
- Ssemukulungwa
- Ssentuuya
- Nsiige
- Nsowera
- Kimuunyi
- Kalibonga
- Nguliguli
- Ssekiwejjera
- Ssekibojjera
- Kitengejja
- Makambala
- Kasi
- Ssebatakula
- Kabuyaga
- Nsita
- Nkoloyaalunnyo
- KadduBakadde
- Tamusuza
- Sserwanga
- Kadduwakka
- Simoni Lule Ssentuuya yalya obwa Ssettaala nga 27/07/1905-1959
- Ssaalongo Mikairi Mayanja
- Ssentuuya Daniel Bakkabulindi
- Kabuyaga Joseph akyaliko nakati
|