NYIRIRI

Abataka bano baana ba bakulu b’emituba. Nnazzikuno omwana omulenzi bwe yazaalibwanga mu lulyo olukulembeze nga afuna lunnyiriri ng’akabonero akalaga obukulu bwe. Era Olunyiriri olwo nga lutuumibwa n’erinnya, ssaako n’okweebwa Omutala aw’okufugira, gye tuyita embuga.

    • Baligambe
    • Lugwawala
    • Semukulungwa
    • Kikadde
    • Mayanja kizza
    • Namungo
    • Nkono kono
    • Kaddu waka
    • Kiwanuka kago
    • Luyindi
© 2025 All rights reserved by Obasegi. Design by: AlisonTechnologies